Skip to main content

Luganda - Counsels for the Youth

Page 1


Okubuuliriraabavubuka

JjukirakaakanoOmutonziwomunnakuez'obuvubukabwo,ng'ennakuembitezijja,son'emyakagye gisembera,lw'onoogambantiSizisanyukira;Omubuulizi12:1

...kubangaokulowoozakw'omutimagw'omuntukubiokuvamubutobwe....Olubereberye8:21

Kitaawonennyokossaekitiibwa:ennakuzozibeerempanvukunsiMukamaKatondawogy'akuwa.

Okuva20:12

Bwebanaamugonderanebamuweereza,banaamalangaennakuzaabwemumikisa,n'emyakagyabwe mussanyu.Nayebwebatagondera,balizikirizibwan'ekitala,erabalifangatebamanyi.Naye

bannanfuusimumutimabakuŋŋaanyaobusungu:tebakaababw’abasiba.Bafiiramubuto,era obulamubwabwebulimubatalibalongoofu.Yob36:11-14

Kubangaggweessuubilyange,aiMukamaKatonda:ggwegwensuubiraokuvamubutobwange.

Nkwatiddwakuggweokuvamulubuto:ggweeyanzigyamubyendabyammange:okutendereza kwangekulivagy'olibulijjo.Zabbuli71:5-6

Omuvubukaalirongoosakiekkubolye?ngaweegenderezang'ekigambokyobwekiri.Zabbuli119:9

Mwanawange,tonyoomakukangavvulwakwaMukama;sotemukoowakugololakwe:Kubanga Mukamagw'ayagalay'atereeza;ngakitaaweomwanagw’asanyukira.Engero3:11-12

EngerozaSulemaani.Omwanaomugeziasanyusakitaawe:Nayeomwanaomusirusiruyebuzitobwa nnyina.Engero10:1

Wulirizakitaawoeyakuzaala,sotonyoomannyokong'akaddiye.Engero23:22

Sanyuka,ggweomuvubuka,mubuvubukabwo;omutimagwogukusanyusemunnakuez'obuvubuka bwo,otambulemumakubog'omutimagwonemumaasogo:nayemanyantiolw'ebyobyonna

Katondaalikusaliraomusango.Noolwekyoggyawoennakumumutimagwo,Oggyewoobubimu mubirigwo:kubangaobuton'obuvubukabutaliimu.Omubuulizi11:9-10

Tomanyi?towulirangantiKatondaataggwaawo,Mukama,Omutonziw'enkomereroz'ensi,tazirikaso takoowa?tewalikunoonyakutegeerakwe.Awaabazirikaamaanyi;n'aboabatalinamaanyiayongera amaanyi.N'abavubukabalikoowanebakoowa,n'abavubukabaligwaddala:Nayeaboabalindirira Mukamabalizzaobuggyaamaanyigaabwe;balirinnyan'ebiwaawaatirong'empungu;balidduka,ne batakoowa;erabalitambula,nebatakoowa.Isaaya40:28-31

Awoabaanaabatonebaleetebwagy'ali,abateekekoemikonon'okusaba: abayigirizwanebababoggolera.NayeYesun'agambanti,“Mulekeabaanaabato,so temubagaanakujjagyendi:kubangaobwakabakaobw'omuggulubwebuba obw'abo.N'abassaakoemikonogye,n'avaayo.Awo,laba,omun’ajjan’amugambanti, “Omuyigirizaomulungi,kikiekirungikyennaakola,ndyokenfuneobulamu obutaggwaawo?”N'amugambantiLwakionyitaomulungi?tewalimulungiwabula omu,yeKatonda:nayebw'obaoyagalaokuyingiramubulamu,kwataebiragiro. N'amugambantiKiki?Yesun'agambanti,Totta,Toyenda,Tobba,Towabujulirwabwa bulimba,Kitaawonennyokossaekitiibwa:era,oyagalamuliraanwawongabwe weeyagalawekka.Omuvubukan'amugambantiBinobyonnambikuumyeokuvamu butobwange:kikikyenneetaaga?Yesun'amugambantiBw'obaoyagala okutuukiridde,gendaotundeby'olina,oweabaavu,ojjakuban'obugaggamuggulu: ojjeongoberere.Nayeomuvubukabweyawuliraebigamboebyo,n'agenda ng'anakuwavu:kubangayalinaeby'obugaggabingi.Matayo19:13-22

Abaana,muwulirebazaddebammwemuMukamawammwe:kubangakinokituufu.

Kitaawonennyokossaekitiibwa;(ekyokyekiragiroekisookan'ekisuubizo;)Olyoke kikubeerebulungi,n'owangaalakunsi.Abeefeso6:1-3

Tewalimuntuyennaanyoomaobuvubukabwo;nayebeeraekyokulabirako ky’abakkiriza,mubigambo,mumboozi,mukwagala,mumwoyo,mukukkiriza,mu bulongoofu.1Timoseewo4:12

Mudduken'okwegombaokw'obuvubuka:nayegobereraobutuukirivu,n'okukkiriza, n'okwagala,n'emirembe,n'aboabakoowoolaMukaman'omutimaomulongoofu.

2Timoseewo2:22

Amagezigatuukan'amaanyiokuvakunkomereroemuokutuukakundala:era gasengekabyonnan'obuwoomi.Namwagala,eranamunoonyaokuvamubuto bwange,nganneegombaokumufuulamunnange,eranganjagalannyoobulungi bwe.AmagezigaSulemaani8:1-2

Mumpulirekitammwe,mmweabaana,mukolengaoluvannyuma,mulyokemubeere mirembe.KubangaMukamaawaddekitaaweekitiibwakubaana,n'anywezaobuyinzabwa nnyinakubatabani.Buliassaekitiibwamukitaawe,atangiriraebibibye:N'oyoassaekitiibwa munnyinaaling'oyoaterekaeby'obugagga.Buliaweesakitaaweekitiibwa, anaasanyukirangaabaanabe;erabw'anaakolaokusabakwe,aliwulirwa.Oyoaweesa kitaaweekitiibwaaliwangaala;n'oyoagonderaMukamaalibakibudaabudaerinnyina.Atya Mukamaaliwakitaaweekitiibwa,eraalikolerabazaddebe,ngabakamabe.Kitaawone nnyokossaekitiibwamubigambonemubikolwa,omukisagukujjekubo.Kubangaomukisa gwakitaawegunywezaennyumbaz'abaana;nayeekikolimokyamaamakisimaemisingi. Togulumizibwamukuswazibwakwakitaawo;kubangaokuswazibwakwakitaawosikitiibwa gy'oli.Kubangaekitiibwaky'omuntukivamukitiibwakyakitaawe;nemaamamukitiibwa, kivumiriraabaana.Mwanawange,yambakitaawomumyakagye,tomunakuwazakasita abeeramulamu.Eraokutegeerakwebwekulemererwa,mugumiikiriza;sotomunyooma ng'olimumaanyigogonna.Kubangaokuwummuzibwakwakitaawotekujjakwerabirwa:era mukifoky'ebibikuliyongerwakookukuzimba.Kulunakulw'okubonaabonakwokirijjukirwa; ebibibyonabyobirisaanuuka,ng'omuziramubuddeobw'ebbugumuobulungi.Oyoaleka kitaawealing'omuvvoola;n'oyoasunguwazannyinaakolimirwa:Katonda.

Omubuulizi3:1-16

Mwanawange,nkuŋŋaanyaokuyigirizibwaokuvamubutobwo:bw'otyo bw'onoofunaamageziokutuusaobukaddebwo.Omubuulizi6:18

Kitaawossaekitiibwan'omutimagwogwonna,sotewerabirannakuzannyoko.

Jjukirantiwazaalibwamubo;eraoyinzaotyaokubasasulaebyobyebakukoledde?

Omubuulizi7:27-28

Kombaomwanawo,alikutiisa:muzannyenaye,alikuzitoowerera.Tosekanaye,oleme okunakuwalanaye,n'olemererwaokunyigaamannyokunkomerero.Tomuwa ddembemubuvubukabwe,eratomukubaamaasokubusirusirubwe.Fuukamira ensingoyeng’akyalimuto,omukubekumabbaling’akyalimwanamuto,aleme okukakanyavu,n’akujeemera,n’akuleeteraennakumumutimagwo.

Omubuulizi30:9-12

Turn static files into dynamic content formats.

Create a flipbook
Luganda - Counsels for the Youth by Filipino Tracts and Literature Society Inc. - Issuu